Bismillah
Al-Rehman Al-Raheem
LUGANDA
Omutandisi wo bu Ahmadiyya Movement, Mirza
Ghulam owa Qadiani, agamba nti « Nze Mirza nzikiriza ebintu byonna munzikiriza
yo busiramu ne sunnah, eranenzikiriza nebintu byonna okusinzira ku Quran ne
Hadith. Era Nabbi Muhammed (pbuh) Yeyasembayomubabaka era omuntu yenna awakanya obubaka no
kutumwa kwa Nabbi (S.A.W) abeera mulimba era taba mukiriza. Era nzikiriza nti okukkibwako
abubaka kwatandika ne Adam (PBUH) era ne bukomekerezebwa ku Nabbi Muhammad
(PBUH) ».
(Byakibwa mu kiraango kya Mirza ekyayitibwa
Announcement dated 2nd oct. 1891, mentioned in Tabligh-e-Risalat, p.
20, collection of Advertisement by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).
“Nze Mirza ngambye era ebigambo
byenjogedde biterevu era bituufu bigambo bya katonda era ddala Quran evira
ddala wa katonda... Okufananako ne Moses ne Jesus (Isa) ne David ne Nabbi
Mohammad PBUH, nange Mirza ndi mutukirivu era njogera bitufu...” (Byajibwa
mukitabo kye. Tohfat un Nadva, by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani) Era agamba nti
“kitufu katonda ye yasendika ombubaka we mu bu Qadian”.
(Byajibwa mu Dafi Al Balaa, p. 10, Roohani Khazain
by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).
Aboluganda
abasajja na boluganda abakyala mu busiramu mbalamusiza Kulwokusasira kwa Allah
tyina essanyu olwokutandikawo olupapula luno (newsletter). Ekigendererwa
kyolupapula luno kwekulaga abasiramu nabatali basiramu ekifanayi ekituufu ekya Mirza Ghulam
Ahmad wa ba Qadian, omutandisi wo bu Ahmadiyya Movement okwoleka ebikolwa ebibi
ebyobulimba, ebyobukodyo byebagezako okwefuula abamalirivu abab Ahmadiyyat, ku
bye bakola mubukyamu mulina yo busiramu obunanfusi kikolwa kibi nnyo era
byakabenje ddala muneysia yo muntu omunantuusi mubusiramu ye muntu eyefuula
okula omusiramu naye nga mubutuufu sina mukiriza okivira ddala kuntobo yo mutimagwe. No lwkyo abananfuusi bebasingira ddala obubi ennyo okusinga omulabe owolwatu
okuviira ddala kumulembe gwa
Nabbi Muhammad.
(ebyengera
nemirembe bibeere kuye), abantu nga’ bo abalya mulurime ne muluzise abekusifu
luberela bateekateeka nebateesa mukyaama nyo mungeri yabwe enyamu nabalabe
bobusiramu babwonoone nga basinzira munda mubwo mwenyini. Abanafuusi bakoledde
omulimo munene ablabe bobusiramu. Newankubadde abasiramu banafung’ate basanga
ebizibubingi, lubereera Allah yeyekumira obusiramu, ng’era bwekiri nti Nabbi
Muhammad (SAW) yemubaka eyasembayo ne Qur’an bwebubaka obwasembayo okukka eri
abantu bonna ppaka ensi lwerigwawo obulamu bwa Mirza Ghulam Ahmad Qadiani yajja
nga yenonyola mu mpandiika ze nga bwali omulungi enyo nga’te ajjudde obulimba
alinya erudda ne ludda. Eneyisaye, empisa, enzikirizanye, ebirowoozo bye
n’enkolaganaye na’ basiramu tewalikubusabusa wabula bunanfuusi, empandiika ya
yenyini bwebujulizi kunsonga eno. Nga tuyita mumiko gye mpapula gino, Insha
Allah, tujja kugezako mpaka okujayo enfanana y’obuwangaazi bwa Mirza obukyali
obwekusifu (obutalabika) mumaasogo mu Qadiani oba Ahmadi, eyali omusiramu.
N’obukyali obwekusifu (obutalabika) mumaasogo mu Qadiani oba Ahmadi, eyali
omusiramu. N’obuwombefu nsaba aba qadiani oba Ahmadis baleke ebbali akatambaala
akabasibwako kumaaso nga bali munzikiriza ya Mirza, era mussoke mwekkanye
ebigambo bino ebiwandiikiwa wamanga mubukakamu n’amazima, kati olwo wesalirewo
weka enfanan ya mirza yeny.
Owo’
luganda omwagalwa, wasomye ebigambo ebyawandikigdwa (Quotations) kuntandiwka
y’olupapula,nga tetunagenda mumaaso,katusooke tulabe MIRZA GHULAM AHMAD Qadiani
kyeyerowoozako mukulinya eludda ne ludda. Bino byayina okwogera :
“Singa
bino ebigambo byali by akussuta busuusi (nganze okubeera omubakwa wa katonda
webanjiganyiza bandireese en nkumi ne nkumi zebiwakanyo. Naye babonyabonyezebwz
ne’ birala) byandibadde bibatusibwako nze mukiseeta kyabamanyimuddiniwe
baalibanjagalira. Eno yensonga lwaki Stakirizibwa nga banjagala (okunjiganya
nze Mirza) kubanga bali bakyamukadda era nga bakiririzawo. Era okubadizayo
ddala okubalowoozesa ennyo nokubamanyisa entendikwa y’okwefuusa ombubaka
eyasuubizibiwa ajja kyalikumusinji gwatutumu, kuluuyi lwabwe Katonda yampita
Eisa, era enyiriri mubitabo ebitukuvu (verses) ezikwata kumubaka eyasuubizibwa
ajja, ye (Katonda) yazissa nga’ tegeeza nze (Mirza). Singa abamanyi mudiini
bakimanya nti baali basuuta era bakakasa omusajja ono (Mirza) okubeera omubaka
ajja tebandikiriza enyiriri ezo. Naye olwo’ buyinza bwa katonda bakiriza era
no’ lwekyo ne bayingira ekitimba ekyategebwa nga tebamayi”.
(Byajibwa mu kitabo : Arbaeen N° 2, p.
21, by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).
Subhan
Allah !!
Eno yendowooza yo’ mu Qadiani !
Ekyaama
Mirza kyeyayina okyokututumukayo nga omutuume wa Katonda era ngo’ mubaka
eyasuubizibwa ajja kijjiibawo bulambalamba mulunnyiriri olusembayo mu bigambo
waggulu (quotation). Kirabira ddala okuviira ddala muntandiwka Mirza yayina
ddala namagezi mangi natandika no’ kussuta no’ buwombefu omusomi aleme
kubusabusa. Engeri gyeyasuuta ngamu ebigambobye nga makulugabyo gafunika
kifulanenge okusinziira kumbeera. Awono munaffe Mirza nakwatirawo abatamanyi
na’ basiramu abatasubira. Eno yensonga lwakiwaliwo ebikontana binginnyo
mumpandiika ya Mirza olumu yagamba bwati : “Nsobola ntya okuva
mukitangaalakyosiramu nenzira mub : ntu abatakkiriza, nga nefuula omubaka wa
Katonda”.
(Byajibwa mukitabo : Hamamatul Bushra,
p. 96, by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).
“Tukolimira
yenna eyeita omubaka wa Katonda, mukirize mu Katonda omu yekka era ne Muhammad
mubaka we, (la ilaha illAllah Mohammadur-Rasool Allah) Teri katonda mulala
okujjako Allah ne Muhammad mutumewe era mukirize nti Nabbi Muhammad (PBUH)
Yeyasembayo mu babaka”.
(Byajibwa mu : Advertisement dated 20th
Shaaban 1313H, by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).
Naye kuludda olulala tunuliira ennyiri
zino wamanga (quotations) era okuva ku Mirza ; “Nze Mirza nangirira nti ndi
mubaka era ndi Nabbi”.
(Byajibwa mu : Announcement in Badr
Newspaper, dated 5th March 1908, by Mirza Ghulam
Sikyekyo kyoka, wabula Mirza Sahib agenda mumaaso nagamba : “Butalowooza
bawungeriki no’ bukyamu bwenzikiriza yabalowooza nti, oluvanyma lwa Nabbi
(ebyengera ne mirembe bibere kuye), nti obubaka bwa galwawo okuva eri Katonda
buterevu mpaka kulunaku lwenkomerero tewali suubi nti bulidamu ne’ buteewa.
Kati kusinza ngero eze byayita edda... Ndayira maaso ga’ Katonda nti mirembe
gino tewajja kubaawo anyikira mu ddini eyo okujjako eyange. Era nze eddini
ng’eyo ngiyitaddini yasitane, so si ya Katonda okuva mu ggulu”.
(Byajibwa mu : Zamima Braheeen Ahmadiyya, Part 5, p. 183 by
Mirza Ghulam Ahmad Qadiani)
Qazi yar Mohamad omwesigwa, owo kulusegere
era omwagalwa, omugobereziwa Mirza yawandiika mukitabokye ekiyitibwa “Islami
ourbani” : “Hazrat Maseeh Mauood,
Lumu kumukolo yayasanguza embeera jabbeeramu nga’ jibwako obubaka mumbeera
ngalinga omukazi nge’ ra Katonda kuye amanyige okufananako omusajja ngali wamu
no’ mukazi Akatono kamala omugezi okutegeera”.
Abemikwano abasomi, Mirza kyagezako
okumanyisa tekitegeerekeka. Kuluuyi olulala Mirza Ghulam Ahmad.
Omu Qadiani akkiriza nti obubaka
bwatandiika ne Nabbi Hazrat Adam (PBUH) era nebusembayo okukira ku Nabbi Hazrat
Mohammad (PBUH) era omuntu Yenna eyeyita Nabbi oluvanyuma lwa Nabbi Mohammad
(PBUH) abeera bweru wa busiramu. Naye ate kuluuyi olulala Mirza Ahmad teyakoma
mukweyita Nabbi omutakyali Nabbi ajja, Mirza yagiyita ddini ya Shitaane. Munjogera
endala, bwebusiramu mundabika ya
Mirza ye ddini ya Sitane, kubanga yeddini yokka ewatakyali nabbi yenna ajja era
okulbeera nga akyaleeta obubaka okuva eri Katonda. Empandiika ya Mirza
yekatiriza binonti bituufu. Mubyonna ebyogeddwa waggulu, bino wamanga
bitegerkeka bulungi nnyo :
. Oulggi lwagalwawo dda tewali Nabbi
alidamu kujja mubusiramu.
. Omuntu yenna eyefuula Nabbi abeera
bweruwa busiramu.
. Okusinziira ku Mirza, simugoberezi wa
ddini nge’yo oluggi low’ bwa nabbi gyelwagawa, atera ye agyeyitira ddini, ya
sitane. Kyewunyisiza ddala iwaki Mirza nabagoberezibe kakati okuba abasiramu,
eddini gyebayita eya sitane (“devilish religion”) ekibi ekisingira ddala ekyo,
aba qadiani oba aba ahmadiyya bayina obujerezi bwenyini okuyita abasiramu
absigadde, abawakanyi, abakyamu era abali ebweru wo’busiramu. Mirza agamba nti
: “Okujako abaana babamalaaya, abawakanyi, abakyamu era abali ebweru
wo’busiramu. Mirza agamba nti : “Okujako abaana babamalaaya, Katonda be yateeka
envumbo kumitima, naye abasigadde bonna bakiriza nti ndi Nabbi”.
(Byagibwa mu :
Aina-e-Kamalat-e-Islam, p. 547, by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).
Mutabani wa Mirza, ayitibwa Mirza
Basheerudin Mahmood, nga yewo’ kubiri muba Khalifa baba Qadiani egenda mumaaso
nalangirira nti :
Abasiramu bonna abatekwata ku Hazrat
Masseh Mauood (Mirza) era nabasiramu abo abatawuliranga naku Hazrat Maseeh
Mauood, babeera Bakafiri era bali bwelu wa busiramu”.
(Byajibwa mu kitabo kye :
Aina-e-Sadaqat, p. 35, by Mirza Basheeruddin Mahmood).
Mirza Ghulam Ahmad, omutandisi we nkola
eyo’bu Ahmadiyya Yenyonyolako bwati olwo’kubeera nti ye Yesu (Jesus) mutabani
wa (Mary) omubaka eyasubizibwa ajja, nti okusokera ddala ye Mirza, kantonda
yamufula Mary oluvanyuma Katonda namufuula olubuto okumala emyezi kumi (10) nti
era (okukakana Mirza oba muyita Mary, yezadda yekenyini nga Yesu (Jesus).
(labako mukitabo kye ekiyitibwa :
Kistee-e-Nooh p. 87-89).
OLWO
ALI BABIRI MWOMU OBA MUTABUFU WAMUTWE ?
Nyinza okumanyisibwa okuva kuba Qadiani
oba aba Ahmadiyya ensonga lwaki mukyayagala okweyita abasiramu ? Nga’te
ensikiriza Yamwe ne’ya “Nabbi wamwe” ekontanira ddala ne’nzikiriza entufu buli
omu yenna gyamanyi eyo’ busiramu era lwaki ekiduula kye’ nzikiriza yamwe
temukifunila linya ddala, nga abayitibwa aba Bahais bwbakola? Kyelagabwelazi ebigenderelwa
byamwe mukweyita abasiramu, wemuy inzira wokka okwekungulirayo ebyengera
by’obusiramu. Naye nga muyita mukwefuula basiramu, era musobole okubuza
abasiramu abangungu na’ basiramu abatamanyi munsi nga Africa, Europe, ne’
America mubayingize ekitimba, nga mukama wamwe Mirza bweyakolanga. Ekitali ekyo
tewali nsonga lwaki ekiduula kyenzikiriza yamwe, ekijudde ebiklowa ebikyamu
ebyerene no’butali nsonga Iwaki ekiduula kyenzikiriza yamwe, ekijudee ebiklowa
ebikyamu ebyerene no’butali bwenkanya mukiyaitia obusiramu. Byengeraki
ebirobera aba Ahmadiyya, byebazuula mu busiramu mwebesibira ddala mwebatuuka
no’Abasiramu ? Bino tujja kubilaba Insha’Allah mubijja mumaaso. Nga maliriza
nsaba Allah alage ekitangaala ne’kybo egolokou ero Aba Qadiani ob bayita aba Ahmadiyya;
Abawe obuvumu bakiriize obusiramu.
Ameen.
Mirza,
the liar said:
“It
is possible and quite possible that at some time in future such Messiah may
appear
upon whom the literal words of Hadith
fit, because this humble self has not come with
the
Reign and Command of this world, but with poverty and humility”.
(Izala-e-Auham,
Roohani Khazain vol. 3 p. 197).
“It
is possible that in future no Messiah may come.
It is
possible 10,000 more Messiah may come and
one
of them may descend in Damascus”.
(Izala-e-Auham,
Roohani Khazain vol 3 p. 251).
P.O. Box
11560
DIBBA
FUJAIRAH, UNITED ARAB EMIRATES
Fax : 9719 2 442846 rasyed@emirates.net.ae